King Fa - Bakaazi (Live Session) | Latest Ugandan music Videos

  • iTunes: itunes.apple.com/album/id1582774525?ls=1&app=itunes
    Another one Better kali. Artin Nze Kubakazi kwolinzitila
    Mbabazi nsanyuse okulaba
    , yenze olibano gwe balaba
    Owamazima nobwenkanya
    , oja kumanya
    manyi wakandaba
    Excuse me!!!
    kiki ye kyewekola
    ur fat ass baby gyal ur one of a kind
    bwekuba kiganywa amata gwe wagakuta
    yenkukwatewa wawo awatatika
    ehh bwekaba kabina mukama nga yakakuwa
    bwekiba kiwato walai kyanamuziga
    omubili nobwoba tozina ela gwenyiga
    wandiba malayika walai nze siva wano.
    Bakazi bukazi abakazi bandalula
    Bakazi bukazi abakazi bantabula
    Bakazi bukazi abakazi batulwanya
    Bakazi Owange walai kuba Engwaala. X2
    Nze siva muntalo
    abakazi bankubya kale
    Abasajja bafunya empale
    Kalikekankubya kale
    Mazima ewafe mawale
    Naye tebandaba kale
    Bandekela emisitale
    olwokuba mbu mukazi.
    Silibata nze bantabula abaana kintu
    Ya yeah mi know.
    Naye ela byakutekamu .
    atayagala kutekamu.
    gwe yagala Bagandabo.
    Abakazi bakuwa buwi.
    Kunsi, silina kyembala. Okujako bakyali bange benina
    Kunsi silina kyembala okujako
    Mukazi wange gwenina.
    Bakazi bukazi abakazi bandalula
    Bakazi bukazi abakazi bantabula
    Bakazi bukazi abakazi batulwanya
    Bakazi Owange walai kuba Engwaala.x2
    Landlord mugambe tyenda kumana
    Bwofuna kasure volume yongela ko
    Owaaye mundogo mubulamu omuliro
    Sesa sesaamu tulabe kunkobogo
    Simanyi simanyi nakumanya
    Simanyi nabwe nkinyonyola kino nyabula
    Oba okyatenda ebeele elyewubila mufesi
    Owendege yeliso nawamatuka eside
    Kwegamba bikusobela bakuyitako buyisi noyiga ogobele
    Bwokwana nagaana nga ofuna omulala
    Mwesonga kinyilira
    Mwensonga kinyambala
    Mwensonga obulamu bwange buno oba nga bunyuma
    Okulwana nemukaziwe kayongo yali mukazi
    Newaba wuwo akukubya engwaala.
    Bakazi bukazi abakazi bandalula
    Bakazi bukazi abakazi bantabula
    Bakazi bukazi abakazi batulwanya
    Bakazi Owange walai kuba Engwaala.
    Ya yeah mi know
    A see mi know
    Dem call me King Fa
    GRATE MAKE
    FOLLOW US:
    Facebook: facebook.com/Grate-Make-Films
    Twitter: twitter.com/gratemakefilms
    Instagram: www.instagram.com/gratemakefilms
    OUR WEBSITE:
    Website:www.gratemakefilms.com
    For sponsorship, product reviews,collaboration, musicvideos, commercials,film and documentaries.
    you can email us here: gratemakefilms@gmail.com

    Category : Uganda Music Videos

    #king#fa#bakaazi#live#session#latest#ugandan#music#videos

    0 Comments and 0 replies
arrow_drop_up