King Fa - Jokwatayo (Live Session) | Latest Ugandan music Videos

  • Jokwatayo sijibala
    Sijibala eno embeela embi ekutamisa Kampala
    Jokwatayo sijibala
    Kati kibooko zizuga zivugila Kampala
    Jokwatayo sijibala
    Jokwatayo sijibala
    Eno lockdown ekutamisa Kampala.
    Kaka kano mbakubye kalala
    Kali akasooka abayaye yebakabala tebaliwo mbu baali bali kabalagala kyova olaba nga nomwaka tetugubala
    Kiki kilikitya ebekabalagala abaali betunda Kati mwana
    Oba mulikuki kyemanyi kati muli eyo mulya kabalagala
    Abaana bebaala namwe
    Mwana oba mulikuki bu slay queen kati bwoza bintu.
    Kibooko yavuga mbu ne lwasa muntu
    Ate tebakukwatayo evugila buli muntu
    Eno embeela elina okulozebwa kubuli muntu.
    Chorus
    Mzee watukubilayo zili enaku ezasooka ekitufu tewazibala
    Ana mu olumu oba ani yazikwatamu bwentunula tunula yandiba sentamu
    Mzee tetulida ah ah walai tetulidamu ekituufu ebyadala kati tubunorede
    Nobusente bwenina kati bukendede
    Nenyumba egenda kunema nzire ate ewamukade koja wange migade yakyayibwa abakade anti embeela olwamunyiga kwe kubabamu akakade alina ekiwala ekyamuwaga ekyalina amakude ela olwazilya nezigwaawo kibooko nevuga..
    Chorus
    Enakuzino obu message obwo butukanga wano mwemwatusubiza okutuwa ezakawogo
    Kyoka ogenda okulaba nga........
    Obulamu butabuse embeela ekaaye kati esajuse
    Buli omu kwata kumuno abaana abo mubagumye nyo
    Ngokyali mulamu boy Saba nyo man Saba nyo..
    Ya yeah mi know A si mi know
    Demcall me King Fa and u know
    Ya yeah mi know A si mi know
    Ya already know
    Grate Make .
    FOLLOW US:
    Facebook: facebook.com/Grate-Make-Films
    Twitter: twitter.com/gratemakefilms
    Instagram: www.instagram.com/gratemakefilms
    OUR WEBSITE:
    Website:www.gratemakefilms.com
    For sponsorship, product reviews,collaboration, musicvideos, commercials,film and documentaries.
    you can email us here: gratemakefilms@gmail.com

    Category : Uganda Music Videos

    #king#fa#jokwatayo#live#session#latest#ugandan#music#videos

    0 Comments and 0 replies
arrow_drop_up